Isaiah 14:19

19 anaye osuulibbwa okukuggya mu malaalo go
ng’ettabi ery’omuzizo eryakyayibwa,
ng’oteekeddwa wamu n’abattibwa, abaafumitibwa n’ekitala,
abakka eri amayinja g’obunnya;
ng’omulambo ogulinyiriddwa.
Copyright information for LugEEEE